Monday 10 June 2013

Kampala Muslim City tycoon dies mysteriously after land buying spree: Instead of turning to Christ for forgiveness and salvation, the tycoon turned to witchcraft and asking for forgiveness from the poor residents he had robbed







(Mark 10:25 KJV) It is easier for a camel to go through the eye of a needle, than for a rich man to enter into the kingdom of God.



The late Haji Ismails (inset) mansion in Seguku
newvision



City tycoon dies mysteriously after land buying spree


Publish Date: Jun 10, 2013

By Kizito Musoke and Hannington Nkalubo

A city tycoon who died due to a mysterious illness begged for his life in his last days following a land buying spree to which relatives have attributed the cause of his demise.


Haji Ismail Sessaazi, 38, who had been buying off land owners and had severally been accused of land grabbing in areas around Kampala,  Wakiso and Mityana, passed away at Kampala International Hospital last week.


Also known as Kawolongojjo, Ismail was a resident of Sseguku - Nazziba along Entebbe road but also had a home in Mityana. His first  victims were residents in his own home area whom he chased off the land saying he had bought the entire village.


The villages include Ssamba (his home village where the resting place of his ancestors is), Mpumudde, Kikonge, Kisaana and Nakabazzi,  all located in Sekanyonyi sub county, Mityana district. Over 600 residents were evicted from the land.


In Seguku – Nazziba, he was accused of grabbing a late Kasozi's land that also was a resting place for his ancestors. He divided the land  into plots and sold it off.


Kawolongojjo went ahead to evict his own father from their ancestral land and settled him in Nzunga village, Nakaseeta, Busimbi sub county.  He divided the land into plots and sold it off.


However, two years ago Kawolongojjo contracted a mysterious disease that paralysed his arms, legs and other parts of the body. He is reported to have visited several hospitals in Germany and India but doctors failed to diagonise his sickness saying they did not detect  anything.


He traversed the country visiting witchdoctors and herbalists but failed to heal. He was told that the source of the mysterious illness  was the land he was buying.


Kawolongojjo is reported to have started calling whoever he had bought land from and returned it at free will begging that they spare his  life.


Mityana residents testify that they were shocked when the tycoon returned one day and called all those he had taken land from. He returned  the land titles and sale agreements of debtors whose land he had confiscated after they failed to honour their payments.


One of the residents who spoke to this reporter on condition of anonymity said he had a sh2m debt but was to pay back sh5m which he failed  to raise.


As a result he lost his land and house to the tycoon but in January this year, Kawolongojjo called him and returned his land title saying he  had forgiven him.


On June 2, Sseguku residents were stunned when the tycoon told them he had traversed the country and found out that the land buying spree  was the cause of his mysterious illness. He informed them that he was giving them back their land so they could spare his life.


One of the residents, Livingstone Kaye, said though it is not good to talk ill of the dead, the tycoon was an unscruplous businessman. He  said they sold him part of their family land but he instead grabbed it all.  He said the tycoon razed his father's house but recently he gave them back the land which was also his ancestors' resting place.


Kawolongojjo, who is survived by two widows and several children, owned refilling stations along Kampala - Mubende road and several other  properties in Kampala. He was laid to rest on Saturday afternoon.





Also see,

When ministers of Satan are used by the devil to prevent people from being born again: Devil anointed Prophet Samuel Kakande of Synagogue church of all nations Uganda buys acres of land belonging to the poor: Poor Peasants in Nabyewanga, on Masaka road resist being evicted by Prophet Sameul Kakande



When Prospeirty Pastors lack any resembleness to the Lord Jesus Christ : Pastor Kakande Pastor Kakande in 250 acre land eviction row

http://watchmanafrica.blogspot.com/2013/04/when-prospeirty-pastors-lack-any.html

 

 Uganda’s Deputy Minister of Lands Ida Nantaba sued by a Dutch Coffee firm for halting the eviction of 43 poor families



Germany Investor Evicts over 400 poor Ugandan families  - Mubende: Evictees struggle to get access to justice and land

http://www.fian.org/cases/cases2/mubende-uganda-coffee-plantation-by-neumann

 

Stealing The Land Of The Poor Ugandans For The Sake Of Neo-Liberalism: Oxfam And Uganda Land Alliance Face Deregistration Over Exposing Museveni’s Land Grab Schemes



How The World Bank Destroys the Local Economy: REPORT UNCOVERS WORLD BANK FUNDED LAND GRAB IN UGANDA

 http://watchmanafrica.blogspot.com/2012/07/how-world-bank-destroys-local-economy.html


The depravity of Rich Elites in Uganda: Gold in Mubende: 270 families evicted


http://watchmanafrica.blogspot.com/2012/08/the-depravity-of-rich-elites-in-uganda.html

 

EDDOGO: Omugagga abadde asengula ebyalo afudde alaajana


Jun 10, 2013

Bya KIZITO MUSOKE ne HANNINGTON NKALUBO

HOO bano gye baaliggya wakulu! Omugagga w’omu Kampala abadde agula ettaka n’asengula ebyalo n’ebyalo mu Kampala, Wakiso ne Mityana afi iridde mu ddwaaliro lya Kampala International Hospital, nga bw’alaajanira be yatwalako ebibanja nti bannange ettaka liiryo ndibaddizza naye mu ndekere obulamu.


W’afi iridde abadde ayita abantu bonna be yasengula mu bibanja byabwe nga n’abamu yali yasenda ebiggya byabwe n’abategeeza nga bw’abaddiza ebibanja byabwe bye yali yabatwalako kyokka ng’abasaba kimu, naye bamuddize obulamu.


Omugagga ono, Haji Ismail Sessaazi (38) amanyiddwa ennyo nga Kawolongojjo mutuuze w’e Sseguku e Nazziba ku lw’e Ntebe kyokka ng’alina n’amaka amalala e Mityana okumanya abadde mukambwe ku bya ssente n’ettaka, yasooka kusitukira mu batuuze ku kyalo kwe bamuzaala n’abalagira bakyamuke oluvannyuma lw’okubategeeza nti yali akiguze era ng’akifunyeeko ekyapa.


Kawolongojjo ebyalo bye yagobaganyaako abantu kuliko Ssamba (kuno kwe bamuzaala, era kwe kwali ekiggya naye kwe bamuziika), Mpumudde, Kikonge, Kisaana ne Nakabazzi, era nga biriko abatuuze abasukka mu 600.


Biri muggombolola ye Sekanyonyi e Mityana. Teyakoma awo n’adda e Seguku – Nazziba n’awamba ettaka ly’omugenzi Kasozi okuli n’ebiggya n’alitwala olwo n’asalamu poloti nga bw’azitunda.


Kawolongojjo yatuuka n’okusengula kitaawe n’amugulira ekibanja ku kyalo Nzunga e Nakaseeta mu ggombolola y’e Busimbi olwo ettaka kwe yali nalyo n’alikuba bbeeyi.


Emyaka ebiri emabega Kawolongojjo yalumbibwa olumbe olutategeerekeka olwamusannyalaza emikono, ekyaddirira magulu kusannyalala, n’ebitundu by’omubiri ebirala ne bisannyalala kimu ku kimu okutuusa lw’afudde.


Bwe yalwala n’atambula mu malwaliro nga kigambibwa nti yagendako e Germany n’e Buyindi bamujjanjabe kyokka ne bamutegeeza nti tebalaba bulwadde.


Kigambibwa nti bwe yakomawo kuno olwo n’adda mu basawo b’ekinnansi, omuli abakubi b’ebitabo ne
bawandaba nga bonna baamutegeeza nga obulwadde bwe buvudde ku bantu b’azze asengula mu bibanja byabwe.


Kyategeezeddwa nti wano we yatandikira okuyita abatuuze be yasengula nga bw’abategeeza nti ettaka alibaddizza nti naye bamulekere obulamu.


Yasookera Mityana era abaayo baategeezezza nti baalabira awo ng’atandise okubayita omu ku omu ng’abaddiza ebyapa by’ettaka n’endagaano ez’ettaka ze baali baakola nga bamusingira ettaka lyabwe n’amayumba abawole ssente kyokka ye n’abyezza.


Omutuuze w’e Mityana omu ataayagadde kumwatuukiriza mannya yategeezezza nti, ye yali yamuwola obukadde bubiri, kyokka ssente ne zimulema okusasula ng’alina okuzzaayo obukadde butaano nga mulimu amagoba enju n’agivaako. Kyokka mu January w’omwaka guno Kawolongojjo yamuyita n’amuddiza endagaano y’ennyumba gye yali amusingidde,
n’amugamba amusonyiye ssente ze yali yamuwola.


Ku Ssande ewedde nga June 2, abatuuze e Sseguku nabo kyababuuseeko bwe yabayise n’abategeeza nga bw’atambudde buli wamu n’akizuula nti olumbe olumutta luva ku bantu be yaggyako ettaka bwatyo kwe kutegeeza abatuuze bano nga bw’abaddizza ettaka lyabwe okuli n’ebiggya lye yali yabaggyako nti naye bamuyambe bamuddize obulamu.


Omu ku batuuze b’e Sseguku, Livingstone Kaye agambye nti kibi okwogera ku mufu naye omusajja oyo abadde
mufere.              


Twamuguza akatunduku ttaka lyaffe kyokka n’akozesa lukujjukujju ettaka lyonna n’alyezza. Ennyumba ya kitange yagikoona ebiggya byaffe abadde yabitwala yabituddizza ku Ssande.


Kawolongojjo alese bannamwandu babiri ne bamulekwa abawerako. Abadde musuubuzi ng’alina n’amasundiro ga mafuta agawerako ku luguudo oluva e Kampala okutuukira ddala e Mubende.


Alese n’ebyobugagga ebirala bingi mu Kampala. Yaziikiddwa eggulo ku Lwomukaaga ku